LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Jjulaayi lup. 7
  • Jjulaayi 25-31

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 25-31
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 7

Jjulaayi 25-31

2 SAMWIRI 23-24

  • Oluyimba 76 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Weefiiriza Okusobola Okubaako ky’Owaayo?”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2Sa 23:15-17​—Lwaki Dawudi yagaana okunywa amazzi ge baamuleetera? (w05 7/1 lup. 11 ¶6)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 23:1-12 (th essomo 11)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebyo ebiri ku lupapula olw’emabega olwa brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! Kola enteekateeka okuddayo oddemu ekibuuzo ky’omutwe gw’essomo 01. (th essomo 9)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Ddayo eri omuntu eyakkiriza brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era omulage engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli. (th essomo 3)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 05. Mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako (th essomo 19)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 17

  • Ssaddaaka Yo Giweeyo Kyeyagalire (Zb 54:6): (Ddak. 9) Mulabe vidiyo.

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Okwefiiriza: (Ddak. 6) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Bwe kiba kisoboka, buuza abaana be wateeseteese nga bukyali ebibuuzo bino: Kiki Sofiya ne Kalebu kye beefiiriza? Ekyokulabirako kya Yesu kyayamba kitya Kalebu? Biki ggwe bye weefiiriza ku lwa Yakuwa n’abalala?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 13 n’ebyongerezeddwako 1

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 32 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza