LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Jjulaayi lup. 6
  • Jjulaayi 18-24

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 18-24
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 6

Jjulaayi 18-24

2 SAMWIRI 22

  • Oluyimba 4 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Weesige Yakuwa Okukuyamba”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2Sa 22:36​—Obwetoowaze bwa Yakuwa bwafuula butya Dawudi ow’ekitiibwa? (w12 11/15 lup. 17 ¶7)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 22:33-51 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe ekimu ku ebyo bye tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 1)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era obe ng’amulaga vidiyo Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (th essomo 3)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w06 9/1 lup. 13 ¶7-8​—Omutwe: Sitaani y’Atuleetera Buli Kizibu Kye Tufuna? (th essomo 13)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 12

  • Sanyuka olw’Ebikolwa bya Yakuwa eby’Obulokozi: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Yakuwa yayamba atya ab’omu maka g’ow’Oluganda Ganeshalingam mu kiseera ky’olutalo olwali mu Sri Lanka? Ekyokulabirako ekyo kinyweza kitya okukkiriza kwo?

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff okwejjukanya ekitundu 1

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 60 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza