LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Maayi lup. 15
  • “Okwagala . . . Tekwegulumiza”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Okwagala . . . Tekwegulumiza”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • “Mutambulirenga mu Kwagala”
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
  • Muzimbibwe Okwagala
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka Bwa yakuwa—2001
  • Kulaakulanya Okwagala Okutalemererwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • “Okwagala . . . Kusuubira Ebintu Byonna”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maayi lup. 15
Ebifaananyi: 1. Ow’oluganda asaba ng’agenda okusoma Bayibuli. 2. Ng’alongoosa Ekizimbe ky’Obwakabaka. 3. Ye ne mukyala we nga bakyaliddeko mwannyinaffe ali mu ddwaliro.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

“Okwagala . . . Tekwegulumiza”

Okwagala kutuyamba okuba abeetoowaze. (1Ko 13:4) Bwe tuba nga twagala bakkiriza bannaffe, tetwetwala nti tuli ba waggulu. Tubanoonyamu ebirungi era tukozesa obusobozi bwaffe okubayamba. (Baf 2:3, 4) Gye tukoma okwoleka okwagala ng’okwo, Yakuwa gy’ajja okukoma okutukozesa.

MULABE VIDIYO JJUKIRA ENGERI OKWAGALA GYE KWEYISAAMU​—TEKWEGULUMIZA, OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO:

  • Bitone ki Abusaalomu bye yalina?

  • Yakozesa atya obubi ebitone ebyo?

  • Tuyinza tutya okwewala okwegulumiza?​—Bag 5:26

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza