LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Maayi lup. 9
  • Jjuuni 6-12

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 6-12
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maayi lup. 9

Jjuuni 6-12

2 SAMWIRI 9-10

  • Oluyimba 124 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Dawudi Yalaga Okwagala Okutajjulukuka”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2Sa 10:4, 5​—Lwaki ekyo Kanuni kye yakola kyali kibi nnyo eri abasajja Abayisirayiri? (it-1-E lup. 266)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 9:1-13 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era mu bufunze mulage ekitundu “Engeri gy’Oyinza Okuganyulwa mu Bujjuvu mu Masomo Gano.” (th essomo 17)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 05 akatundu 4 (th essomo 13)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 116

  • Jjukira Engeri Okwagala Gye Kweyisaamu​—Kwa Kisa: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Dawudi yalaga atya Mefibosesi ekisa? Tuyinza tutya okulaga abalala ekisa n’okwagala okutajjulukuka?

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Jjuuni.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 07

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 1 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza