LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Maayi lup. 8
  • Yakuwa Akola Endagaano ne Dawudi

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa Akola Endagaano ne Dawudi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Weesige Yakuwa Okukuyamba
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • “Emikisa Gino Gyonna Gijja Kukujjira”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Engeri Yobu Gye Yasigala nga Muyonjo mu Mpisa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Weewale Ebintu Ebitaliimu Nsa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maayi lup. 8
Kabaka Dawudi ali mu lubiri lwe ng’atunudde mu ddirisa.

Dawudi ng’afumiitiriza ku ndagaano Yakuwa gye yakola naye

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Akola Endagaano ne Dawudi

Yakuwa yasuubiza Dawudi obufuzi obw’ensikirano (2Sa 7:11, 12, obugambo obuli wansi; w10 4/1 lup. 20 ¶3; Laba ekifaananyi ekiri kungulu)

Ebimu ku ebyo ebyali bizingirwa mu ndagaano Yakuwa gye yakola ne Dawudi byatuukirira ku Masiya (2Sa 7:13, 14; Beb 1:5; w10 4/1 lup. 20 ¶4)

Ebintu ebirungi Masiya by’ajja okukola mu bufuzi bwe bijja kubaawo emirembe gyonna (2Sa 7:15, 16; Beb 1:8; w14 10/15 lup. 10 ¶14)

Yesu ng’atudde ku ntebe ye ey’Obwakabaka mu ggulu ng’atunuulira ensi.

Enjuba n’omwezi bitujjukiza nti Obufuzi bwa Masiya bujja kuba bwa nkalakkalira. (Zb 89:35-37) Buli lw’obitunuulira, lowooza ku mikisa Yakuwa gy’akusuubizza awamu n’ab’omu maka go okuyitira mu Bwakabaka bwe.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza