LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Maaki lup. 12
  • Apuli 18-24

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 18-24
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maaki lup. 12

Apuli 18-24

1 SAMWIRI 23-24

  • Oluyimba 114 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Lindirira Yakuwa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: ((Ddak. 10)

    • 1Sa 23:16, 17​—Tuyinza tutya okukoppa Yonasaani? (w17.11 lup. 27 ¶11)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 23:24–24:7 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 6)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 13)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w19.03 lup. 23-24 ¶12-15​—Omutwe: Beera Mugumiikiriza eri Abo b’Oyigiriza. (th essomo 14)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 128

  • “Ebizibu ka Bibe Bya Ngeri Ki, Ekiseera Kituuka ne Bikoma”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Abantu Abali Obumu mu Nsi Erimu Enjawukana.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr Mu bufunze, Enkyukakyuka Ezikoleddwa, ekibuuzo 5-8

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 96 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza