LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Maaki lup. 8
  • Engeri gy’Oyinza Okuba ow’Omukwano Omulungi

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Engeri gy’Oyinza Okuba ow’Omukwano Omulungi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Katonda Akukubiriza Ofuuke Mukwano Gwe
    Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda!
  • Funa Amaanyi olw’Obuyambi bwa Yakuwa Katonda Wo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Ebiri mu Bayibuli Bituufu, Tebyayiiyizibwa Buyiiyizibwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Onooyamba Otya Mukwano Gwo Omulwadde?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maaki lup. 8

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Engeri gy’Oyinza Okuba ow’Omukwano Omulungi

Bw’okiraba nti mukwano gwo aweddemu amaanyi, mubudeebude era muzzeemu amaanyi (1Sa 20:1, 2; w19.11 lup. 7 ¶18)

Labula mukwano gwo bwe wabaawo akabi akamwolekedde (1Sa 20:12, 13; w08 2/15 lup. 8 ¶7)

Lwanirira mukwano gwo abalala bwe bamwogerako eby’obulimba (1Sa 20:30-32; w09 10/15 lup. 19 ¶11)

Ow’oluganda ne mukyala we nga bawuliriza ow’oluganda alina ekizibu.

Abantu ba Yakuwa balina emikisa mingi okufuna emikwano emirungi. Okusobola okufuna emikwano emirungi, olina okuba ow’omukwano omulungi. Ani gwe wandyagadde okufuula mukwano gwo mu kibiina?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza