LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb21 Noovemba lup. 2
  • Noovemba 1-7

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Noovemba 1-7
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Noovemba lup. 2

Noovemba 1-7

YOSWA 18-19

  • Oluyimba 12 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Yagabanyaamu Ensi mu Ngeri ey’Amagezi”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Yos 18:1-3​—Kiki ekiyinza okuba nga kye kyaviirako Abayisirayiri okulwawo okutwala ebimu ku bitundu ebyali ebugwanjuba wa Yoludaani? (it-1-E lup. 359 ¶5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yos 18:1-14 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Amawulire Amalungi​—Zb 37:10, 11. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe Omunaala gw’Omukuumi Na. 2 2021. (th essomo 1)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 11)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 76

  • “Twebaza Yakuwa olw’Okwagala Kwe Mwoleka”: (Ddak. 15) Kwogera nga kwa kuweebwa mukadde. Mulabe vidiyo Bulijjo ‘Twebaza Katonda ku Lwammwe.’ Yogera ku kintu kimu oba bibiri ekiri mu kitundu “Engeri Ssente z’Owaayo Gye Zikozesebwamu” ekiri ku Jw.org.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 15 ¶15-17, akas. 15A

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 122 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza