Jjuuni 28–Jjulaayi 4
EKYAMATEEKA 9-10
Oluyimba 49 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Katonda Wo Akwetaaza Ki?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ma 9:1-3—Wadde ng’abaana ba Anaki baali ‘b’amaanyi era nga bawanvu,’ lwaki Abayisirayiri tebaalina ku batya? (it-1-E lup. 103)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 10:1-22 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo, Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 9)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) fg essomo 12 ¶4-5 (th essomo 18)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Emizannyo gy’Oku Kompyuta: Ddala Owangula?: (Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Emizannyo gy’oku kompyuta giyinza gitya okukumalako ebiseera? Bintu ki ebikulu mu bulamu okusinga emizannyo gy’oku kompyuta? (Bef 5:15, 16) Emizannyo gy’oku kompyuta gy’olondawo okuzannya giraga gitya ekyo ky’oli munda? Oyinza otya okuba omuwanguzi owa nnamaddala?
“Salawo mu Ngeri ey’Amagezi Bwe Kituuka ku Kunywa Omwenge”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Sooka Ofumiitirize nga Tonnaba Kunywa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 10 ¶1-7, vidiyo eyanjula essuula
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 3 n’Okusaba