LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb21 Maaki lup. 14
  • Apuli 26–Maayi 2

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 26–Maayi 2
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Maaki lup. 14

Apuli 26–Maayi 2

OKUBALA 25-26

  • Oluyimba 135 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ekikolwa ky’Omuntu Omu Kisobola Okuganyula Abangi”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kbl 26:55, 56​—Yakuwa yayoleka atya amagezi bwe yali agabanyizaamu Abayisirayiri Ensi Ensuubize? (it-1-E lup. 359 ¶1-2)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 25:1-18 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo era oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 3)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w04-E 4/1 lup. 29​—Omutwe: Lwaki Omuwendo Oguli mu Okubala 25:9 Gwawukana n’Ogwo Oguli mu 1 Abakkolinso 10:8? (th essomo 17)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 28

  • “Londa Emikwano n’Amagezi”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe ekitundu ekyaggibwa mu vidiyo, Ebyaliwo Edda Ebitulabula. Bakubirize okulaba vidiyo yonna.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr ekitundu 3, sul. 8 ¶1-7, vidiyo eyanjula essuula

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 44 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza