Maaki 22-28
OKUBALA 13-14
Oluyimba 118 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Engeri Okukkiriza Gye Kutuyamba Okuba Abavumu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Kbl 13:27—Biki abakessi bye baayogera ebyandiyambye Abayisirayiri okweyongera okukkiririza mu Yakuwa? (Lev 20:24; it-1-E lup. 740)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 13:1-20 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Okwogera: (Ddak. 5) w15 9/15 lup. 14-16 ¶8-12—Omutwe: Ebibuuzo Bye Tusobola Okukozesa Okwekebera Okulaba oba ng’Okukkiriza Kwaffe Kunywevu. (th essomo 14)
“Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza—Kozesa Ebibuuzo”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Olongoosa mu Ngeri gy’Oyigirizaamu—Kozesa Ebibuuzo.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ensonga Lwaki Abakristaayo Kibeetaagisa Okuba Abavumu—Okusobola Okubuulira: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Kizibu ki Kitty Kelly kye yalina? Kiki ekyamuyamba okuba omuvumu? Mikisa ki gye yafuna olw’okwoleka obuvumu?
Ensonga Lwaki Abakristaayo Kibeetaagisa Okuba Abavumu—Okusigala nga Tebaliiko Ludda Lwe Bawagira mu by’Obufuzi: (Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Mbeera ki enzibu Ayenge Nsilu ze yayolekagana nazo? Biki bye yakola ebyamuyamba okusigala nga muvumu? Kiki ekyamuyamba okwesiga Yakuwa?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 6 ¶14-19
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 143 n’Okusaba