LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb21 Jjanwali lup. 14
  • Febwali 15-21

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Febwali 15-21
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Jjanwali lup. 14

Febwali 15-21

OKUBALA 3-4

  • Oluyimba 99 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Obuweereza bw’Abaleevi”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kbl 4:15​—Emu ku ngeri gye tuyinza okulagamu nti tutya Katonda y’eruwa? (w06 8/1 lup. 25 ¶13)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 4:34-49 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 2)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 15)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) fg essomo 12 ¶8 (th essomo 13)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 67

  • Lipoota y’Omwaka gw’Obuweereza: (Ddak. 15) Kwogera nga kwa kuweebwa mukadde. Oluvannyuma lw’okusoma lipoota y’omwaka gw’obuweereza evudde ku ofiisi y’ettabi, buuza ebibuuzo ababuulizi be balonze nga bukyali, abalina ebyokulabirako ebirungi bye baafuna mu buweereza omwaka oguwedde.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr ekitundu 2 sul. 5 ¶1-8, vidiyo eyanjula essuula

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 63 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza