LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb21 Jjanwali lup. 2
  • Jjanwali 4-10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjanwali 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Jjanwali lup. 2

Jjanwali 4-10

EBY’ABALEEVI 18-19

  • Oluyimba 122 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Sigala ng’Oli Muyonjo mu Mpisa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lev 19:9, 10​—Amateeka Katonda ge yawa Abayisirayiri gaalaga gatya nti yali afaayo ku baavu? (w06 7/1 14 ¶11)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Lev 18:1-15 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Okusaba​—Zb 65:2. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 3)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w02 2/1 lup. 32​—Omutwe: Abakristaayo Balina Okugoberera Amateeka Gonna Agali mu Bayibuli Agagaana Abantu Abalina Oluganda olw’Okumpi Okufumbiriganwa? (th essomo 7)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 134

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Kuuma Abaana Bo: (Ddak. 5) Kwogera nga kwa kuweebwa mukadde. Mulabe vidiyo, oluvannyuma oyogere ku by’okuyiga ebibaddemu.​—Nge 22:3.

  • “Abazadde, Muteeketeeke Abaana Bammwe nga Bukyali”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Zimba Ennyumba Eneewangaala​—Kuuma Abaana Bo Baleme Kutuukibwako Kabi.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 2 ¶28-31, akas. 2A ne 2B

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 96 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza