LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Ddesemba lup. 2
  • Ddesemba 7-13

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddesemba 7-13
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Ddesemba lup. 2

Ddesemba 7-13

EBY’ABALEEVI 10-11

  • Oluyimba 32 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Tulina Okwagala Yakuwa Okusinga Bwe Twagala ab’Omu Maka Gaffe”: (Ddak. 10)

    • Lev 10:1, 2​—Yakuwa yatta Nadabu ne Abiku olw’okuwaayo omuliro ogutakkirizibwa (it-1-E lup. 1174)

    • Lev 10:4, 5​—Emirambo gyabwe gyaggibwa mu lusiisira

    • Lev 10:6, 7​—Yakuwa yalagira Alooni ne batabani be abalala obutakungubaga (w11 7/15 lup. 31 ¶16)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lev 10:8-11​—Biki bye tuyiga mu nnyiriri zino? (w14 11/15 lup. 17 ¶18)

    • Lev 11:8​—Abakristaayo tebalina kulya bisolo ebyagaanibwa mu Mateeka ga Musa? (it-1-E lup. 111 ¶5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lev 10:1-15 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Tony azzeemu atya omuntu abadde tayagala kumuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa? Oyinza otya okunnyonnyola omuntu Zabbuli 1:1, 2?

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana, era oluvannyuma obe ng’amulaga vidiyo, Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? (th essomo 20)

  • Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w11 2/15 lup. 12​—Omutwe: Musa Bwe Yasunguwalira Eriyazaali ne Isamaali Kiki Ekyakkakkanya Obusungu Bwe? (th essomo 12)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 51

  • “Bwe Tuwagira Enteekateeka ya Yakuwa ey’Okukangavvula Tuba Twoleka Okwagala”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Sigala ng’Oli Mwesigwa Eri Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) rr sul. 1 ¶15-19, akas. 1B

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 15 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza