LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Noovemba lup. 2
  • Musa Yagoberera Obulagirizi Bwonna Obwamuweebwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Musa Yagoberera Obulagirizi Bwonna Obwamuweebwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • Okuba Omuwulize Kisinga Ssaddaaka
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Obulagirizi eri Abo Abakubiriza Ebitundu mu Lukuŋŋaana lw’Obuweereza
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
  • Okutegeera Amakubo ga Yakuwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
  • Engeri Ebyoto Gye Byakozesebwangamu mu Kusinza okw’Amazima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Noovemba lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUVA 39-40

Musa Yagoberera Obulagirizi Bwonna Obwamuweebwa

39:32, 43; 40:1, 2, 16

Musa yagoberera obulagirizi bwonna Yakuwa bwe yamuwa obukwata ku kuzimba n’okusimba weema entukuvu. Naffe tusaanidde okugoberera obulagirizi bwonna obutuweebwa ekibiina kya Yakuwa era n’obutalwawo kubukolerako. Tusaanidde okubugoberera ne bwe bulabika ng’obutali bukulu oba nga tetutegeera nsonga lwaki butuweereddwa.​—Luk 16:10.

Lwaki tusaanidde okuwuliriza era n’okugoberera obulagirizi obuba butuweereddwa . . .

  • mu lukuŋŋaana lw’okugenda okubuulira?

  • obukwata ku kwetegekera embeera eyinza okutwetaagisa okufuna obujjanjabi obw’amangu?

  • obukwata ku kwetegekera obutyabaga?

Ebifaananyi: Ab’oluganda ne bannyinaffe bagoberera obulagirizi obwabaweebwa. 1. Ababuulizi nga bali mu lukuŋŋaana lw’okugenda okubuulira. 2. Mwannyinaffe ajjuza ku kiwandiiko ebyo by’asazzeewo ku by’obujjanjabi. 3. Ab’omu maka bateeka mu nsawo eby’okukozesa mu kiseera nga waguddewo akatyabaga.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza