Ssebutemba 28–Okitobba 4
OKUVA 29-30
Oluyimba 32 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okuwaayo Ekiweebwayo eri Yakuwa”: (Ddak. 10)
Kuv 30:11, 12—Yakuwa yagamba Musa okubala abantu (it-2-E lup. 764-765)
Kuv 30:13-15—Buli muntu eyabalibwa yawaayo ekiweebwayo eri Yakuwa (it-1-E lup. 502)
Kuv 30:16—Bye baawaayo byakozesebwa okuwagira “obuweereza bwa weema ey’okusisinkaniramu” (w11-E 11/1 lup. 12 ¶1-2)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Kuv 29:10—Bakabona ‘okuteeka emikono gyabwe ku mutwe gw’ente ennume’ kyali kitegeeza ki? (it-1-E lup. 1029 ¶4)
Kuv 30:31-33—Lwaki omuntu yenna eyakolanga amafuta amatukuvu era n’agasiiga omuntu atagwanidde yattibwanga? (it-1-E lup. 114 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 29: 31-46 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako, olage engeri gye tuyinza okubuulira nga tukozesa kamera oba essimu eziba ku bizimbe. (Ekitundu kyammwe bwe kiba nga tekiriimu bizimbe birina kamera oba essimu, laga ekyokulabirako ng’obuulira nnyinimu ayogera naawe nga taguddewo luggi.) (th essomo 2)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 113 ¶18 (th essomo 13)
Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) km 1/11 lup. 4 ¶5-7; lup. 6, akasanduuko—Omutwe: Agamu ku Magezi Aganaatuyamba mu Kusinza kw’Amaka. (th essomo 20)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Osobola Okuwaayo Ebiseera Byo n’Amaanyi Go?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe ekitundu ekyaggibwa mu vidiyo, Projekiti Empya ey’Okuzimba eri mu Nteekateeka.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) jy sul. 134
Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)
Oluyimba 137 n’Okusaba