LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Ssebutemba lup. 5
  • Ssebutemba 21-27

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ssebutemba 21-27
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Ssebutemba lup. 5

Ssebutemba 21-27

OKUVA 27-28

  • Oluyimba 25 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Kiki Kye Tuyigira ku Byambalo bya Bakabona?”: (Ddak. 10)

    • Kuv 28:30​—Tulina okunoonya obulagirizi bwa Yakuwa (it-2-E lup. 1143)

    • Kuv 28:36​—Tulina okusigala nga tuli batukuvu (it-1-E lup. 849 ¶3)

    • Kuv 28:42, 43​—Tulina okwambala mu ngeri etuweesa ekitiibwa era eweesa Yakuwa ekitiibwa (w08 8/15 lup. 12 ¶17)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kuv 28:15-21​—Abayisirayiri bayinza kuba nga baggya wa amayinja ag’omuwendo agaabanga ku ky’omu kifuba kya kabona asinga obukulu? (w12-E 8/1 lup. 26 ¶1-3)

    • Kuv 28:38​—Bintu ki ebyali bitwalibwa nga “bitukuvu”? (it-1-E lup. 1130 ¶2)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 27: 1-21 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe kaadi eragirira abantu ku jw.org. (th essomo 1)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 2)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) lvs lup. 111 ¶20-21 (th essomo 13)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 57

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okubuulira nga Tukozesa Essimu oba Kamera Eziba ku Bizimbe”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo esooka era mugikubaganyeeko ebirowoozo, oluvannyuma mulabe vidiyo ey’okubiri nayo mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) jy sul. 133

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 46 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza