LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Ssebutemba lup. 4
  • Ssebutemba 14-20

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ssebutemba 14-20
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Ssebutemba lup. 4

Ssebutemba 14-20

OKUVA 25-26

  • Oluyimba 18 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ekintu Ekisinga Obukulu mu Weema Entukuvu”: (Ddak. 10)

    • Kuv 25:9​—Yakuwa yawa Musa pulaani eyalina okugobererwa nga bakola ssanduuko y’endagaano (it-1-E lup. 165)

    • Kuv 25:21​—Ssanduuko eyo yali ntukuvu era yaterekebwangamu ebipande by’amayinja ebyaliko Obujulirwa (it-1-E lup. 166 ¶2)

    • Kuv 25:22​—Ssanduuko y’Endagaano yali ekiikirira okubeerawo kwa Yakuwa (it-1-E lup. 166 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kuv 25:20​—Nsonga ki eyinza okuba nga yeeyaviirako bakerubi okuteekebwa ku Ssanduuko nga batunudde ku ky’okubikkako kyayo? (it-1-E lup. 432 ¶1)

    • Kuv 25:30​—Emigaati egy’okulaga gyali gya ki? (it-2-E lup. 936)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 25: 23-40 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Omubuulizi ayolese atya omukwano n’ekisa? Singa omubuulizi abadde wa kuwa nnyinimu akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli, yandikanjudde atya?

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 8)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 11)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 23

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Ssebutemba.

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) jy sul. 132, akas. “Mukomerere ku Muti”

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 20 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza