LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Agusito lup. 2
  • “Mube Bagumu Mulyoke Mulabe Engeri Yakuwa gy’Anaabalokolamu”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Mube Bagumu Mulyoke Mulabe Engeri Yakuwa gy’Anaabalokolamu”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • B5 Weema Entukuvu ne Kabona Asinga Obukulu
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • Omuyinza w’Ebintu Byonna Afaayo ku Balala
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
  • “Mbateereddewo Ekyokulabirako”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • “Kaakano Ojja Kulaba Kye Nnaakola Falaawo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Agusito lup. 2
Abayisirayiri basomoka ennyanja emmyufu nga bayita ku ttaka ekkalu. Empagi y’omuliro ebamulisiza ekkubo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUVA 13-14

“Mube Bagumu Mulyoke Mulabe Engeri Yakuwa gy’Anaabalokolamu”

14:13, 14, 21, 22, 26-28

Yakuwa ye Katonda omununuzi era afaayo ku bantu be. Yalaga atya nti afaayo ku Bayisirayiri bwe yali abaggya e Misiri?

  • Yabategeka bulungi.​—Kuv 13:18

  • Yabawa obulagirizi n’obukuumi.​—Kuv 14:19, 20

  • Yanunula abantu be bonna, abato n’abakulu.​—Kuv 14:29, 30

Oyinza kuba mukakafu ku ki ng’ekibonyoobonyo ekinene kigenda kisembera?​—Is 30:15

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza