LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Jjuuni lup. 3
  • Jjuuni 8-14

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 8-14
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjuuni lup. 3

Jjuuni 8-14

OLUBEREBERYE 46-47

  • Oluyimba 86 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Bafuna Emmere mu Kiseera eky’Enjala ey’Amaanyi”: (Ddak. 10)

    • Lub 47:13​—Enjala ey’amaanyi yagwa mu Misiri ne mu Kanani (w87-E 5/1 lup. 15 ¶2)

    • Lub 47:16, 19, 20​—Abamisiri baalina okubaako bye beefiiriza okusobola okuwonyaawo obulamu bwabwe

    • Lub 47:23-25​—Kyetaagisa okufuba bwe tuba ab’okuganyulwa mu mmere ey’eby’omwoyo gye tulina mu bungi leero (kr-E lup. 234-235 ¶11-12)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 46:4​—Yusufu ‘okuteeka engalo ze’ ku maaso ga Yakobo kyalina makulu ki? (it-1-E lup. 220 ¶1)

    • Lub 46:26, 27​—Abantu b’omu nnyumba ya Yakobo abaagenda e Misiri baali bameka? (nwtsty awannyonnyolerwa ebiri mu Bik 7:14)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 47:1-17 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Omubuulizi akozesezza atya obulungi ebibuuzo? Annyonnyodde atya obulungi ekyawandiikibwa?

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 3)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akatabo Bye Tuyiga, era otandike okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa essuula 9. (th essomo 14)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 96

  • Yakuwa by’Atujjukiza Bitwale nga Bya Muwendo: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo, Yakuwa by’Atujjukiza Bitwale nga Bya Muwendo. Kubiriza bonna okweyongera okusoma Ekigambo kya Katonda n’okulya emmere endala ey’eby’omwoyo gye tufuna.​—Is 25:6; 55:1; 65:13; Mat 24:45.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 118

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 109 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza