LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Maaki lup. 2
  • Maaki 2-8

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maaki 2-8
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Maaki lup. 2

Maaki 2-8

OLUBEREBERYE 22-23

  • Oluyimba 89 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Katonda Agezesa Ibulayimu”: (Ddak. 10)

    • Lub 22:1, 2—Katonda yagamba Ibulayimu okuwaayo omwana we Isaaka gwe yali ayagala ennyo nga ssaddaaka (w12 7/1 lup. 23 ¶4-6)

    • Lub 22:9-12—Yakuwa teyakkiriza Ibulayimu kutta Isaaka

    • Lub 22:15-18—Yakuwa yasuubiza okuwa Ibulayimu omukisa olw’okuba yali muwulize (w12 10/15 lup. 23 ¶6)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 22:5—Ibulayimu yasinziira ku ki okugamba abaweereza be nti ye ne Isaaka bandikomyewo gye bali wadde nga yali akimanyi nti agenda kumuwaayo nga ssaddaaka? (w16.02 lup. 11 ¶13)

    • Lub 22:12—Wadde nga Yakuwa alina obusobozi obw’okumanya ebinaabaawo mu biseera eby’omu maaso, ekyawandiikibwa kino kiraga kitya nti oluusi ayinza okusalawo obutamanya bintu bimu binaabaawo? (it-1-E lup. 853 ¶5-6)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 22:1-18 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okwogera nga Weekakasa, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 15 erya brocuwa Okuyigiriza.

  • Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) it-1-E lup. 604 ¶5—Omutwe: Lwaki Ibulayimu Yayitibwa Mutuukirivu ng’Ate Kristo Yali Tannafa? (th essomo 7)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 4

  • Okuba Abawulize Kituganyula: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eyaggibwa mu vidiyo erina omutwe, Olukuŋŋaana Olwa Buli Mwaka Olwa 2017—Emboozi n’Ekyawandiikibwa ky’Omwaka 2018.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 106

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 16 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza