LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Jjanwali lup. 6
  • Jjanwali 27–Febwali 2

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjanwali 27–Febwali 2
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjanwali lup. 6

Jjanwali 27–Febwali 2

OLUBEREBERYE 9-11

  • Oluyimba 101 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ensi Yonna Yalina Olulimi Lumu”: (Ddak. 10)

    • Lub 11:1-4​—Abantu abamu baasalawo okuzimba ekibuga n’omunaala nga baziyiza ekigendererwa kya Katonda (it-1-E lup. 239; it-2-E lup. 202 ¶2)

    • Lub 11:6-8​—Yakuwa yatabulatabula olulimi lwabwe (it-2-E lup. 202 ¶3)

    • Lub 11:9​—Abantu baalekera awo okuzimba omunaala ne basaasaana (it-2-E lup. 472)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 9:20-22, 24, 25​—Lwaki Nuuwa yakolimira Kanani mu kifo kya Kaamu? (it-1-E lup. 1023 ¶4)

    • Lub 10:9, 10​—Mu ngeri ki Nimuloodi gye yali “omuyizzi ow’amaanyi aziyiza Yakuwa”? (it-2-E lup. 503)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 10:6-32 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Kiki ekiraga nti ababuulizi baategekedde wamu nga tebannakola kuddiŋŋana? Ow’oluganda ayanjudde atya akatabo era atandise atya okuyigiriza omuntu Bayibuli?

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 4)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’okuddiŋŋana okw’okubiri okuli mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako oluvannyuma otandike okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa akatabo Bye Tuyiga. (th essomo 2)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 60

  • “Beera Mukozi Mukugu”: (Ddak. 15) Kitundu kya kukubirizibwa omulabirizi w’obuweereza.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 101

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 56 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza