LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Jjanwali lup. 5
  • Jjanwali 20-26

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjanwali 20-26
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjanwali lup. 5

Jjanwali 20-26

OLUBEREBERYE 6-8

  • Oluyimba 89 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakolera Ddala bw’Atyo”: (Ddak. 10)

    • Lub 6:9, 13​—Nuuwa omusajja omutuukirivu yali mu bantu ababi ennyo (w18.02 lup. 4 ¶4)

    • Lub 6:14-16​—Nuuwa yaweebwa omulimu ogutaali mwangu (w13 4/1 lup. 14 ¶1)

    • Lub 6:22​—Nuuwa yayoleka okukkiriza (w11 9/15 lup. 18 ¶13)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 7:2​—Kiki ekiyinza okuba nga kye kyasinziirwako okwawulawo ensolo ennongoofu n’ezitali nnongoofu? (w04 1/1 lup. 7 ¶7)

    • Lub 7:11​—Amazzi agaaleeta Amataba gayinza kuba nga gaava wa? (w04 1/1 lup. 8 ¶1)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 6:1-16 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, era oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Omubuulizi annyonnyodde atya 1 Yokaana 4:8? Ababuulizi bakoledde batya awamu nga babuulira?

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 4 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 12)

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 7)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 31

  • Okusinza kw’Amaka: Nuuwa​—Yatambula ne Katonda: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo oluvannyuma mukubaganye ebiroowozo ku bibuuzo bino: Abazadde bakozesezza batya ebyo Bayibuli by’eyogera ku Nuuwa okuyigiriza abaana baabwe? Biki bye mulabye bye musobola okukozesa mu kusinza kw’amaka?

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 100

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 37 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza