LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Ddesemba lup. 5
  • Olutalo lwa Katonda Olujja Okumalawo Entalo Zonna

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Olutalo lwa Katonda Olujja Okumalawo Entalo Zonna
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Wajja Kubaawo Emirembe mu Nsi Yonna
    Ensonga Endala
  • Yagala Obutuukirivu era Kyawa Obujeemu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Enkomerero y’Obubi Bwonna
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Endowooza Katonda gy’Alina ku Ntalo mu Kiseera Kino
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Ddesemba lup. 5
Ekitala nga kiva mu kamwa ka Yesu era ng’eggye lye ery’omu ggulu lyebagadde embalaasi enjeru

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUBIKKULIRWA 17-19

Olutalo lwa Katonda Olujja Okumalawo Entalo Zonna

19:11, 14-16, 19-21

Lwaki Yakuwa, ‘Katonda ow’okwagala era ow’emirembe,’ yalonda Omwana we, “Omukulu ow’Emirembe,” okulwana olutalo?​—2Ko 13:11; Is 9:6.

  • Yakuwa ne Yesu baagala obutuukirivu era bakyawa ebintu ebibi

  • Ababi bwe banaggibwawo wajja kubaawo emirembe n’obwenkanya eby’olubeerera

  • Embalaasi enjeru, n’engoye eza kitaani ennungi, enjeru, era ennyonjo, biraga nti eggye lya Katonda ery’omu ggulu ‘lirwana olutalo mu butuukirivu.’

Kiki kye tulina okukola okusobola okuwonawo ku lutalo olwo olukulu ennyo?​—Zef 2:3

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza