LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Ddesemba lup. 2
  • Ddesemba 2-8

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddesemba 2-8
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Ddesemba lup. 2

Ddesemba 2-8

OKUBIKKULIRWA 7-9

  • Oluyimba 63 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Awa Emikisa Ekibiina Ekinene Ekitamanyiddwa Muwendo”: (Ddak. 10)

    • Kub 7:9​—“Ekibiina ekinene” kiyimiridde mu maaso g’entebe ya Yakuwa ey’obwakabaka (it-1-E lup. 997 ¶1)

    • Kub 7:14​—Ekibiina ekinene kijja kuyita mu “kibonyoobonyo ekinene” (it-2-E lup. 1127 ¶4)

    • Kub 7:15-17​—Ekibiina ekinene kijja kufuna emikisa wano ku nsi mu biseera eby’omu maaso (it-1-E lup. 996-997)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Kub 7:1​—‘Bamalayika abana abayimiridde ku nsonda ennya ez’ensi era n’empewo ennya’ bikiikirira ki? (re-E lup. 115 ¶4)

    • Kub 9:11​—“Malayika ow’obunnya” y’ani? (it-1-E lup. 12)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kub 7: 1-12 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okwoleka Omukwano n’Ekisa, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 12 erya brocuwa Okuyigiriza.

  • Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w16.01 lup. 25-26 ¶12-16​—Omutwe: Lwaki okuba nti omuwendo gw’abo abalya ku mugaati era abanywa ku nvinnyo ku mukolo gw’Ekijjukizo gweyongedde tekyanditweraliikirizza? (th essomo 6)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 93

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8)

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Ddesemba.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 93

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 27 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza