LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Noovemba lup. 5
  • “Mmanyi Ebikolwa Byo”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Mmanyi Ebikolwa Byo”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Kristo Akulembera Ekibiina Kye
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2002
  • Engeri Ekibiina Gye Kitegekeddwamu
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Abakadde Bayamba Batya Ekibiina?
    Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?
  • ‘Musse Ekitiibwa mu Abo Abakola Ennyo mu Mmwe’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Noovemba lup. 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUBIKKULIRWA 1-3

“Mmanyi Ebikolwa Byo”

1:20; 2:1, 2

  • Abakadde babiri boogera n’ow’oluganda; Yesu akutte emmunyeenye musanvu mu kibatu kye

    “Emmunyeenye omusanvu”: Abakadde abaafukibwako amafuta awamu n’abakadde abalala bonna

  • “Mu mukono [gwa Yesu] ogwa ddyo”: Yesu alina obuyinza ku mmunyeenye era aziwa obulagirizi. Yesu bw’alaba nga waliwo omukadde eyeetaaga okukangavvulwa, akikola nga bw’aba asazeewo era mu kiseera kye ekituufu

  • “Ebikondo by’ettaala ebya zzaabu omusanvu”: Ebibiina. Ng’ettaala eyabanga ku kikondo bwe yamulisanga mu weema entukuvu ne mu baamu ekitangaala, n’ebibiina Ebikristaayo biwa ekitangaala eky’eby’omwoyo. (Mat 5:14) Yesu “atambulira wakati” w’ebikondo by’ettaala mu ngeri nti alabirira emirimu egikolebwa ebibiina byonna

Okwolesebwa kuno kukuyamba kutya . . .

  • Abakadde bwe bakuwa obulagirizi oba okukangavvula?

  • Bw’olaba obutali bwenkanya oba ebizibu mu kibiina kyo?

  • Okubuulira amawulire amalungi buli lw’oba ofunye akakisa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza