LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Noovemba lup. 4
  • Tulina Okufuba Okusigala mu Kukkiriza

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Tulina Okufuba Okusigala mu Kukkiriza
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Laba Ebirala
  • Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Bbaluwa za Yokaana n’Eya Yuda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2008
  • Baawandiika Ebikwata ku Yesu
    Yigiriza Abaana Bo
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Noovemba lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | 2 YOKAANA 1-13; 3 YOKAANA 1-14–YUDA 1-25

Tulina Okufuba Okusigala mu Mazima

Yuda 3

Omusajja yeenyigiriza mu mulyango omufunda asobole okuguyitamu

Yesu yagamba nti: “Mufube nnyo okuyingira mu mulyango omufunda.” (Luk 13:24) Ebigamba bya Yesu ebyo biraga nti tulina okufuba ennyo okusobola okusiimibwa Katonda. Yuda, muganda wa Yesu, yaluŋŋamizibwa okuwandiika ebigambo ebifaananako ebyo. Yagamba nti: ‘Mulwanirire nnyo okukkiriza.’ Kyetaagisa okufuba ennyo okusobola okukola ebintu bino:

  • Okwewala ebikolwa eby’obugwenyufu.​—Yud 6, 7

  • Okuwa ekitiibwa abo abatwala obukulembeze.​—Yud 8, 9

  • ‘Okwezimbira ku musingi ogw’okukkiriza kwaffe okutukuvu ennyo,’ nga ze njigiriza ez’Ekikristaayo.​—Yud 20, 21

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza