Okitobba 7-13
YAKOBO 3-5
Oluyimba 50 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yoleka Amagezi Agava eri Katonda”: (Ddak. 10)
Yak 3:17—Amagezi agava eri Katonda malongoofu era ga mirembe (cl lup. 221-222 ¶9-10)
Yak 3:17—Amagezi agava eri Katonda si makakanyavu, mawulize, gajjudde obusaasizi n’ebibala ebirungi (cl lup. 224 ¶12; lup. 224-225 ¶14-15)
Yak 3:17—Amagezi agava eri Katonda tegasosola, era tegaliimu bunnanfuusi (cl lup. 226 ¶18-19)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Yak 4:5—Kyawandiikibwa ki Yakobo ky’ajuliza mu lunyiriri luno? (w08 11/15 lup. 20 ¶6)
Yak 4:11, 12—Oyo “ayogera obubi ku w’oluganda” aba ayogera atya ‘obubi ku mateeka’? (w97-E 11/15 lup. 20-21 ¶8)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yak 3:1-18 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okukyusakyusa mu Ddoboozi, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 10 erya brocuwa Okuyigiriza.
Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w10-E 9/1 lup. 23-24—Omutwe: Lwaki tusaanidde okwatula ebibi byaffe, era tusaanidde kubyatulira ani? (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 86 ¶8-17
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 125 n’Okusaba