Ssebutemba 16-22
ABEBBULANIYA 11
Oluyimba 119 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Obukulu bw’Okuba n’Okukkiriza”: (Ddak. 10)
Beb 11:1—Okukkiriza kye kutegeeza (w16.10 lup. 27 ¶6)
Beb 11:6—Okukkiriza kwetaagisa okusobola okusanyusa Katonda (w13 11/1 lup. 11 ¶2-5)
Beb 11:33-38—Okukkiriza kwasobozesa abaweereza ba Katonda ab’edda okugumira ebizibu (w16.10 lup. 23 ¶10-11)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Beb 11:4—Okukkiriza kwa Abbeeri kwali kwesigamye ku ki? (it-1-E lup. 804 ¶5)
Beb 11:5—Enoka yafuna mpeera ki olw’okuba n’okukkiriza? (wp17.1 lup. 12-13)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Beb 11:1-16 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana oluvannyuma oyanjule vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall?, obeere ng’agimulaga. (th essomo 11)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Kiki ky’Onookola mu Kiseera eky’Ekyeya?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 84
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 54 n’Okusaba