LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Jjulaayi lup. 4
  • Jjulaayi 15-21

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 15-21
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Jjulaayi lup. 4

Jjulaayi 15-21

2 ABASSESSALONIKA 1-3

  • Oluyimba 67 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Okulabika kw’Omujeemu”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 2 Abassessalonika.]

    • 2Se 2:6-8​—“Omujeemu,” yandirabise (it-1-E lup. 972-973)

    • 2Se 2:9-12​—Abo abakkiriza okubuzaabuzibwa “omujeemu” bandisaliddwa omusango (it-2-E lup. 245 ¶7)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • 2Se 1:7, 8​—Bayibuli etegeeza ki bw’egamba nti okubikkulibwa kwa Yesu awamu ne bamalayika be kujja kuba “mu muliro ogwaka”? (it-1-E lup. 834 ¶5)

    • 2Se 2:2​—Pawulo bwe yayogera ku “kigambo ekiruŋŋamiziddwa” yali ategeeza ki? (it-1-E lup. 1206 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 2Se 1:1-12 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako, oluvannyuma omuwe akatabo Bye Tuyiga. (th essomo 12)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 61

  • Tokyanyumirwa Buweereza Bwo?: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo, Oyinza Otya Okwongera Amaanyi mu Buweereza Bwo?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 75

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 111 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza