LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Apuli lup. 7
  • Apuli 29–Maayi 5

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 29–Maayi 5
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Apuli lup. 7

Apuli 29–Maayi 5

2 ABAKKOLINSO 1-3

  • Oluyimba 44 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Ye ‘Katonda ow’Okubudaabuda Kwonna’”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo Ennyanjula y’Ekitabo kya 2 Abakkolinso.]

    • 2Ko 1:3​—Yakuwa ye “Kitaffe ow’okusaasira” (w17.07 lup. 13 ¶4)

    • 2Ko 1:4​—Tubudaabuda abalala nga tuyitira mu kubudaabuda kwe tufuna okuva eri Yakuwa (w17.07 lup. 15 ¶14)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • 2Ko 1:22​—‘Akabonero n’obukakafu’ Abakristaayo abaafukibwako amafuta bye bafuna okuva eri Katonda bye biki? (w16.04 lup. 32)

    • 2Ko 2:14-16​—Omutume Pawulo ayinza kuba nga yali ategeeza ki bwe yayogera ku “kibinja ky’abawanguzi abayisa ekivvulu”? (w10-E 8/1 lup. 23)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 2Ko 3:1-18 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 52-53 ¶3-4 (th essomo 8)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 86

  • “Luubirira Obuyigirize Obuva eri Katonda”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Emikisa Egiva mu Kutendekebwa Yakuwa.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 64

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 130 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza