LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb19 Maaki lup. 6
  • Maaki 25-31

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maaki 25-31
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Maaki lup. 6

Maaki 25-31

1 ABAKKOLINSO 4-6

  • Oluyimba 123 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ekizimbulukusa Ekitono Kizimbulukusa Ekitole Kyonna”: (Ddak. 10)

    • 1Ko 5:1, 2​—Ekibiina ky’e Kkolinso kyali kittira ku liiso omwonoonyi ateenenya

    • 1Ko 5:5-8, 13​—Pawulo yabagamba okuggya “ekizimbulukusa” mu kibiina n’okuwaayo omwonoonyi eri Sitaani (it-2-E lup. 230, 869-870)

    • 1Ko 5:9-11​—Ab’oluganda mu kibiina tebasaanidde kukolagana na mwonoonyi ateenenya (lvs lup. 241, ebyongerezeddwako “Okugoba Omuntu mu Kibiina”)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • 1Ko 4:9​—Mu ngeri ki abaweereza ba Katonda gye bali “ekyerolerwa” eri bamalayika? (w09 5/15 lup. 24 ¶16)

    • 1Ko 6:3​—Pawulo ayinza okuba nga yali ategeeza ki bwe yawandiika nti: “Tujja kusalira bamalayika omusango”? (it-2-E lup. 211)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 1Ko 6:1-14 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okudiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okudiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 11)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) lvs lup. 44 (th essomo 3)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 78

  • “Yigiriza Abayizi bo ng’Okozesa Vidiyo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eraga ng’omubuulizi ayigiriza omuyizi we ng’akozesa vidiyo eyeesigamiziddwa ku ssomo 4 erya brocuwa Amawulire Amalungi, era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 60

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 23 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza