LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Ddesemba lup. 3
  • Balunabba ne Pawulo Bafuula Abantu Abayigirizwa mu Bitundu eby’Ewala

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Balunabba ne Pawulo Bafuula Abantu Abayigirizwa mu Bitundu eby’Ewala
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Laba Ebirala
  • “Oyo Azzaamu Abalala Amaanyi”
    Yoleka Obuvumu ng’Oweereza Katonda
  • “Beeyongera Okusanyuka n’Okujjula Omwoyo Omutukuvu”
    ‘Okuwa Obujulirwa Obukwata ku Bwakabaka bwa Katonda mu Bujjuvu’
  • “Baayogera n’Obuvumu olw’Okuba Baafuna Obuyinza Okuva eri Yakuwa”
    ‘Okuwa Obujulirwa Obukwata ku Bwakabaka bwa Katonda mu Bujjuvu’
  • Obukristaayo Bubuna mu Mawanga Mangi
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ddesemba lup. 3
Pawulo ne Balunabba nga Bali mu Maaso ga Serugiyo Pawulo

Pawulo ne Balunabba nga bali mu maaso ga Serugiyo Pawulo

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBIKOLWA 12-14

Balunabba ne Pawulo Bafuula Abantu Abayigirizwa mu Bitundu eby’Ewala

13:12, 48; 14:1, 21, 22

Wadde nga Balunabba ne Pawulo bayigganyizibwa nnyo, baafuba nnyo okuyamba abo abaali abawombeefu okufuuka Abakristaayo

  • Baabuulira abantu aba buli ngeri

  • Bayamba abayigirizwa abapya “okunywerera mu kukkiriza”

Tetusobola kumanya oyo alina ‘endowooza ennuŋŋamu emusobozesa okufuna obulamu obutaggwaawo’ okuggyako nga tumubuulidde oboolyawo emirundi egiwera. N’olwekyo, tubuulira abantu bonna awatali kusosola.

Ani gwe nsobola okutandika okuyigiriza Bayibuli wiiki eno?

Biki bye nnyinza okukola okuyamba bakkiriza bannange “okunywerera mu kukkiriza”?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza