LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Ddesemba lup. 2
  • Eyali Ayigganya Ennyo Abakristaayo Afuuka Omubuulizi Omunyiikivu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Eyali Ayigganya Ennyo Abakristaayo Afuuka Omubuulizi Omunyiikivu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Laba Ebirala
  • Yesu Alonda Sawulo
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Ekibiina “ne Kibeera mu Mirembe”
    ‘Okuwa Obujulirwa Obukwata ku Bwakabaka bwa Katonda mu Bujjuvu’
  • Yakyusiza Ddala Endowooza Ye
    Yoleka Obuvumu ng’Oweereza Katonda
  • Mu Kkubo Erigenda e Ddamasiko
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ddesemba lup. 2
Sawulo agwa wansi ng’ekitangaala okuva mu ggulu kimukubyemu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBIKOLWA 9-11

Eyali Ayigganya Ennyo Abakristaayo Afuuka Omubuulizi Omunyiikivu

9:15, 16, 20-22

Sawulo yakolera mangu ku ebyo bye yayiga. Lwaki Sawulo yakyuka ate abalala ne balemererwa? Kubanga yali atya Katonda okusinga abantu era yasiima nnyo ekisa Kristo kye yamulaga. Bw’oba ng’oyiga Bayibuli naye nga tonnaba kubatizibwa, onookoppa Sawulo n’okolera ku ebyo by’oyiga?

OBADDE OKIMANYI?

Abaruumi bakkiriza Abayudaaya okwekolera ku misango gyabwe. Olukiiko olukulu olw’Abayudaaya ne kabona omukulu baalina obuyinza okusalirawo Abayudaaya bonna eky’okukola. N’olwekyo, baali basobola okuwa Sawulo obuyinza okukwata Abayudaaya abaali bafuuse Abakristaayo, nga mw’otwalidde n’abo abaali mu bitundu eby’ewala ennyo gamba ng’e Ddamasiko.

Mmaapu eraga Ddamasiko ne Yerusaalemi
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza