LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Noovemba lup. 4
  • Noovemba 19-25

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Noovemba 19-25
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Noovemba lup. 4

Noovemba 19-25

EBIKOLWA 4-5

  • Oluyimba 73 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Beeyongera Okwogera Ekigambo kya Katonda n’Obuvumu”: (Ddak. 10)

    • Bik 4:5-13​—Wadde nga Peetero ne Yokaana baali batwalibwa ng’abantu ‘abatali bayigirize era aba bulijjo,’ baayogera n’obuvumu nga bali mu maaso g’abafuzi, n’abawandiisi (w08-E 9/1 lup. 15, akasanduuko; w08 5/15 lup. 31 ¶6)

    • Bik 4:18-20​—Peetero ne Yokaana baagaana okulekera awo okubuulira wadde nga baali batiisibwatiisibwa

    • Bik 4:23-31​—Abakristaayo abaasooka beesiga omwoyo gwa Yakuwa omutukuvu okubawa obuvumu (it-1-E lup. 128 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bik 4:11​—Mu ngeri ki Yesu gy’ali “ejjinja ekkulu ery’oku nsonda”? (it-1-E lup. 514 ¶4)

    • Bik 5:1​—Lwaki Ananiya ne Safira baatunda ebimu ku bintu byabwe? (w13 3/1 lup. 15 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bik 5:27-42

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Omuntu tayagala kukuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Omuntu akugamba nti si Mukristaayo.

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 82

  • “Emiganyulo Egivudde mu Kubuulira nga Tukozesa Akagaali mu Nsi Yonna”: (Ddak. 15) Kitundu kya kukubaganya birowoozo nga kya kukubirizibwa omulabirizi w’obuweereza. Mulabe vidiyo. Ekibiina kyammwe bwe kiba nga kikozesa emmeeza oba akagaali, kalage abawuliriza nga kaliko ebitabo. Babuulire enteekateeka y’ekibiina kyammwe ey’okubuulira nga mukozesa akagaali oba emmeeza. Obudde bwe bubaawo, babuulire ekyokulabirako ekirungi kye mwafuna oba balage nga bwe kyali. Nnyonnyola engeri ababuulizi gye bayinza okwenyigira mu kubuulira okwo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 43 ¶8-18

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 64 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza