LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Okitobba lup. 2
  • Okitobba 1-7

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 1-7
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Okitobba lup. 2

Okitobba 1-7

YOKAANA 9-10

  • Oluyimba 25 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yesu Afaayo ku Ndiga Ze”: (Ddak. 10)

    • Yok 10:1-3, 11, 14​—Yesu “omusumba omulungi,” amanyi buli emu ku ndiga ze era azirabirira (“Ekisibo” ekifaananyi mu Yok 10:1, nwtsty; w11 5/15 lup. 7-8 ¶5)

    • Yok 10:4, 5​—Endiga zimanyi eddoboozi lya Yesu, so si ery’omuntu gwe zitamanyi (cf-E lup. 124-125 ¶17)

    • Yok 10:16​—Endiga za Yesu ziri bumu (“okuzireeta” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 10:16, nwtsty)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yok 9:38​—Omusajja eyali omuzibe w’amaaso yavunnamira Yesu mu ngeri ki? (“n’amuvunnamira” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 9:38, nwtsty)

    • Yok 10:22​—Embaga ey’Okuzza Obuggya kye ki? (“Embaga ey’Okuzza Obuggya” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 10:22, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yok 9:1-17

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 14 ¶1-2

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 62

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 37

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 3 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza