LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Ssebutemba lup. 6
  • Ssebutemba 24-30

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ssebutemba 24-30
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ssebutemba lup. 6

Ssebutemba 24-30

YOKAANA 7-8

  • Oluyimba 12 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yesu Yagulumiza Kitaawe”: (Ddak. 10)

    • Yok 7:15-18​—Yesu bwe baamutenderezanga olw’engeri gye yali ayigirizaamu, ekitiibwa n’ettendo yabizzanga eri Yakuwa (cf-E lup. 100-101 ¶5-6)

    • Yok 7:28, 29​—Yesu yagamba nti Katonda ye yamutuma, era ekyo kyalaga nti amugondera

    • Yok 8:29​—Yagamba abaamuwulirizanga nti bulijjo akola ebisanyusa Yakuwa (w11 3/15 lup. 11 ¶19)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yok 7:8-10​—Ebiri mu nnyiriri zino biraga nti Yesu yalimba baganda be ab’omubiri? (w07 2/1 lup. 5 ¶4)

    • Yok 8:58​—Lwaki ebigambo ebisembayo mu lunyiriri luno bivvuunulwa nti “nze nnaliwo,” era lwaki ekyo kikulu? (“nze nnaliwo” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 8:58, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yok 8:31-47

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako, oluvannyuma omuyite ajje mu nkuŋŋaana.

  • Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, oluvannyuma omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv lup. 9-10 ¶10-11

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 103

  • “Beera Mwetoowaze nga Kristo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe buli vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 36

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 119 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza