LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Ssebutemba lup. 4
  • Ssebutemba 17-23

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ssebutemba 17-23
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ssebutemba lup. 4

Ssebutemba 17-23

YOKAANA 5-6

  • Oluyimba 2 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Goberera Yesu ng’Olina Ekigendererwa Ekirungi”: (Ddak. 10)

    • Yok 6:9-11​—Yesu yakola ekyamagero n’aliisa ekibiina ky’abantu (“abantu ne batuula wansi, era mu kibiina ekyo mwalimu abasajja 5,000” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 6:10, nwtsty)

    • Yok 6:14, 24​—Abantu bakkiriza nti Yesu ye Masiya, era olunaku olwaddako baamunoonya (“nnabbi” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 6:14, nwtsty)

    • Yok 6:25-27, 54, 60, 66-69​—Olw’okuba abantu baanoonya Yesu n’abayigirizwa be nga balina ekigendererwa ekikyamu, ebigambo bye yayogera byabeesittaza (“mmere eggwaawo . . . emmere etaggwaawo ereeta obulamu obutaggwaawo” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 6:27, nwtsty; “alya omubiri gwange era n’anywa omusaayi gwange” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 6:54, nwtsty; w05 9/1 lup. 31 ¶13-14)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yok 6:44​—Katonda asika atya abantu okubazza gy’ali? (“y’amusise” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 6:44, nwtsty)

    • Yok 6:64​—Bayibuli bw’egamba nti Yesu yamanya “okuva ku lubereberye” nti Yuda ye yandimuliddemu olukwe, eba etegeeza ki? (“Yesu yali amanyi . . . oyo eyali ajja okumulyamu olukwe,” “Okuva ku lubereberye” awannyonnyolerwa ebiri mu Yok 6:64, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yok 6:41-59

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Omuntu akugamba nti Mukristaayo.

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 31

  • Twakola Tutya?: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Saba abawuliriza boogere ku byokulabirako bye baafuna bwe baagezaako okutandika okunyumya n’omuntu nga balina ekigendererwa eky’okumubuulira.

  • “Tewali Kyayonoonebwa”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe ekitundu ekyaggibwa mu vidiyo erina omutwe, Eco-Friendly Design Brings Honor to Jehovah (Pulaani y’Okuzimba Etakosa Butonde Eweesa Yakuwa Ekitiibwa).

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 35 ¶28-36

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 89 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza