LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Agusito lup. 6
  • Agusito 27–Ssebutemba 2

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Agusito 27–Ssebutemba 2
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Agusito lup. 6

Agusito 27–Ssebutemba 2

LUKKA 23-24

  • Oluyimba 130 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Beera Mwetegefu Okusonyiwa Abalala”: (Ddak. 10)

    • Luk 23:34—Yesu yasonyiwa abasirikale Abaruumi abaamukomerera ku muti (cl lup. 297 ¶16)

    • Luk 23:43—Yesu yasonyiwa omumenyi w’amateeka (g-E 2/08 lup. 11 ¶5-6)

    • Luk 24:34—Yesu yasonyiwa Peetero (cl lup. 297-298 ¶17-18)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Luk 23:31—Yesu yali ategeeza ki bwe yayogera ebigambo ebiri mu lunyiriri luno? (“ng’omuti mubisi, . . . nga gukaze” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 23:31, nwtsty)

    • Luk 23:33—Biki ebyazuulibwa ebikakasa nti emisumaali gyakozesebwanga okukomerera omuntu ku muti? (“Omusumaali mu Ggumba ly’Ekisinziiro” ekifaananyi ekikwata ku biri mu Luk 23:33, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 23:1-16

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli, okusinziira ku busobozi bwe.

  • Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, oluvannyuma omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 4 ¶3-4

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 20

  • “Ne Muganda Wo Yesu Yamufiirira”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Weeyongere Okulungiwa!

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 35 ¶1-11

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 82 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza