LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Agusito lup. 5
  • Agusito 20-26

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Agusito 20-26
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Agusito lup. 5

Agusito 20-26

LUKKA 21-22

  • Oluyimba 27 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Okununulibwa Kwammwe Kunaatera Okutuuka”: (Ddak. 10)

    • Luk 21:25—Wajja kubaawo ebintu eby’entiisa mu kibonyoobonyo ekinene (kr-E lup. 226 ¶9)

    • Luk 21:26—Abagaana obufuzi bwa Yakuwa bajja kuzirika olw’okutya

    • Luk 21:27, 28—Abantu abeesigwa bajja kuwonawo (w16.01 10 ¶17; w15 7/15 lup. 17 ¶13)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Luk 21:33—Yesu yali ategeeza ki bwe yayogera ebigambo ebiri mu lunyiriri luno? (“Eggulu n’ensi biriggwaawo,” “ebigambo byange tebiriggwaawo” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 21:33, nwtsty)

    • Luk 22:28-30—Yesu yakola ndagaano ki, yagikola ne baani, era etuukiriza ki? (w14 10/15 lup. 16-17 ¶15-16)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 22:35-53

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Laga eky’okukola ng’omuntu omusanze alina by’akola.

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 136

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 34

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 41 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza