LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Agusito lup. 4
  • Agusito 13-19

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Agusito 13-19
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Agusito lup. 4

Agusito 13-19

LUKKA 19-20

  • Oluyimba 84 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yigira ku Lugero Olukwata ku Mina Ekkumi”: (Ddak. 10)

    • Luk 19:12, 13—“Omusajja ow’omu lulyo olulangira” yawa abaddu be ssente, n’abagamba bazikozese okusuubula (jy lup. 232 ¶2-4)

    • Luk 19:16-19—Abaddu abeesigwa baalina obusobozi bwa njawulo, naye buli omu yafuna empeera (jy lup. 232 ¶7)

    • Luk 19:20-24—Omuddu omubi eyagaana okusuubuza ssente ze baamuwa, yaggibwako kye yalina era teyafuna mpeera (jy lup. 233 ¶1)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Luk 19:43—Ebigambo bya Yesu ebiri mu lunyiriri luno byatuukirizibwa bitya? (“ekigo eky’emiti emisongovu” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 19:43, nwtsty)

    • Luk 20:38—Yesu bye yayogera mu lunyiriri luno binyweza bitya okukkiriza kwaffe mu kuzuukira? (“kubanga eri ye bonna balamu” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 20:38, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 19:11-27

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w14 8/15 lup. 29-30—Omutwe: Ebigambo bya Yesu Ebiri mu Lukka 20:34-36 Bikwata ku Abo Abanaazuukizibwa Okubeera ku Nsi?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 83

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okukozesa JW.ORG”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 33

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 116 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza