OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Eyali Azaaye Akomyewo
MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO WAMMANGA EBIKWATA KU VIDIYO, THE PRODIGAL RETURNS (EYALI AZAAYE AKOMYEWO):
Kiki ekyalaga nti David yali agenda addirira mu by’omwoyo, era bazadde be, muganda we, n’abakadde mu kibiina baamuyamba batya?
Ow’oluganda ne Mwannyinaffe Barker baateerawo batya abazadde ekyokulabirako ekirungi?
Biki bye wayize mu vidiyo ebikwata ku . . .
kwemalira ennyo ku mirimu gyaffe?
mikwano emibi?
kukkiriza okuwabulwa?
kwenenya n’okusonyiwa?