LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Jjuuni lup. 5
  • Jjuuni 18-24

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 18-24
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjuuni lup. 5

Jjuuni 18-24

LUKKA 2-3

  • Oluyimba 133 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Abato​—Mufuba Okukulaakulana mu by’Omwoyo?”: (Ddak. 10)

    • Luk 2:41, 42​—Yesu yagendanga ne bazadde be ku mbaga ey’Okuyitako buli mwaka (“bazadde be baagendanga” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 2:41, nwtsty)

    • Luk 2:46, 47​—Yesu yawuliriza abakulembeze b’eddiini, era n’ababuuza ebibuuzo (“ng’ababuuza ebibuuzo,” “ne beewuunya nnyo” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 2:46, 47, nwtsty)

    • Luk 2:51, 52​—Yesu ‘yeeyongera okugondera’ bazadde be, era yasiimibwa Katonda n’abantu (“yeeyongera okubagondera” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 2:51, nwtsty)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Luk 2:14​—Olunyiriri luno lulina makulu ki? (“n’emirembe gibeere ku nsi mu bantu Katonda b’asiima,” “bantu Katonda b’asiima” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 2:14, nwtsty)

    • Luk 3:23​—Ani yali taata wa Yusufu? (wp16.3 lup. 9 ¶1-3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 2:1-20

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika n’ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe.

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okwogera: (Ddak. 6 oba obutaweera) w14 2/15 lup. 26-27​—Omutwe: Lwaki Abayudaaya abaaliwo mu kyasa ekyasooka baali “basuubira” okujja kwa Masiya?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 134

  • “Abazadde, Muyambe Abaana Bammwe Okwagala Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Baakozesa Buli Kakisa.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 25

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 17 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza