LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Jjuuni lup. 4
  • Jjuuni 11-17

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 11-17
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjuuni lup. 4

Jjuuni 11-17

LUKKA 1

  • Oluyimba 137 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Beera Muwombeefu nga Maliyamu”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Lukka.]

    • Luk 1:38​—Maliyamu yakkiriza obuvunaanyizibwa Katonda bwe yamuwa (ia lup. 149 ¶12)

    • Luk 1:46-55​—Yatendereza Yakuwa ng’akozesa Ebyawandiikibwa (ia lup. 150-151 ¶15-16)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Luk 1:69​—Ebigambo “ejjembe ery’obulokozi,” birina makulu ki? (“ejjembe ery’obulokozi” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 1:69, nwtsty)

    • Luk 1:76​—Yokaana Omubatiza ‘yandikulembeddemu Yakuwa’ mu ngeri ki? (“olikulemberamu Yakuwa” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 1:76, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 1:46-66

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 92

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8) Oba oyinza okwogera ku kyawandiikibwa ky’omwaka ekya 2018. (w18.01 lup. 8-9 ¶4-7)

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo ya Jjuuni erina omutwe, Ebikolebwa Ekibiina.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 24

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 58 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza