LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Jjuuni lup. 2
  • Jjuuni 4-10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjuuni lup. 2

Jjuuni 4-10

MAKKO 15-16

  • Oluyimba 95 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yesu Yatuukiriza Obunnabbi”: (Ddak. 10)

    • Mak 15:3-5​—Yasirika nga bamulumiriza

    • Mak 15:24, 29, 30​—Ebyambalo bye baabikubira akalulu, era baamuvuma (“ne bagabana ebyambalo bye eby’okungulu” awannyonnyolerwa ebiri mu Mak 15:24, nwtsty; “ne banyeenya emitwe” awannyonnyolerwa ebiri mu Mak 15:29, nwtsty)

    • Mak 15:43, 46​—Yaziikibwa n’abagagga (“Yusufu” awannyonnyolerwa ebiri mu Mak 15:43, nwtsty)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mak 15:25​—Lwaki ekiseera kye baakomerererako Yesu Makko kye yawandiika kirabika ng’ekikontana n’eky’abawandiisi b’Enjiri abalala? (“ku ssaawa ssatu” awannyonnyolerwa ebiri mu Mak 15:25, nwtsty)

    • Mak 16:8​—Lwaki Enjiri ya Makko tekomekkereza na kufundikira okuwanvu oba okumpi, mu Enkyusa ey’Ensi Empya? (“baali batidde nnyo” awannyonnyolerwa ebiri mu Mak 16:8, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mak 15:1-15

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 2

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 63

  • “Tambulira mu Bigere bya Kristo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Erinnya lya Yakuwa lye Lisinga Obukulu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 23, akasanduuko “Okukwatibwa Dayimooni”

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 140 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza