LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Maayi lup. 6
  • Maayi 28–Jjuuni 3

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maayi 28–Jjuuni 3
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Maayi lup. 6

Maayi 28–Jjuuni 3

MAKKO 13-14

  • Oluyimba 55 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Weewale Akatego k’Okutya Abantu”: (Ddak. 10)

    • Mak 14:29, 31​—Abatume tebaalina kigendererwa kya kwegaana Yesu

    • Mak 14:50​—Yesu bwe yakwatibwa, abatume bonna baamwabulira ne badduka

    • Mak 14:47, 54, 66-72​—Peetero yayoleka obuvumu n’agezaako okulwanirira Yesu era n’amugoberera ng’amwesudde akabanga, naye oluvannyuma yamwegaana emirundi esatu (ia lup. 200 ¶14; it-2-E lup. 619 ¶6)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mak 14:51, 52​—Omuvubuka ayogerwako mu kyawandiikibwa kino eyadduka ng’ali bwereere, ayinza kuba ani? (w08 2/15 lup. 30 ¶6)

    • Mak 14:60-62​—Nsonga ki eyinza okuba nga ye yaleetera Yesu okusalawo okuddamu ekibuuzo kabona omukulu kye yamubuuza? (jy lup. 287 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mak 14:43-59

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana.

  • Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, era omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 181-182 ¶17-18

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 73

  • “Yakuwa Ajja Kukuyamba Obe Muvumu”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 22

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 81 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza