Maayi 14-20
Makko 9-10
Oluyimba 22 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okwolesebwa Okwanyweza Okukkiriza Kwabwe”: (Ddak. 10)
Mak 9:1—Yesu yagamba nti abamu ku batume bandyoleseddwa ekitiibwa kye yandibadde nakyo mu Bwakabaka bwe (w05 2/1 lup. 5 ¶9-10)
Mak 9:2-6—Peetero, Yakobo, ne Yokaana, baalaba Yesu ng’afuusibwa era ng’anyumya ne “Eriya” ne “Musa” (w05 2/1 lup. 5 ¶11)
Mak 9:7—Yakuwa kennyini yagamba nti Yesu mwana we (“eddoboozi” awannyonnyolerwa ebiri mu Mak 9:7, nwtsty)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Mak 10:6-9—Musingi ki ogukwata ku bufumbo Yesu gwe yayogerako mu nnyiriri zino? (w08 2/15 lup. 30 ¶8)
Mak 10:17, 18—Lwaki Yesu yagaana okumuyita “Omuyigiriza Omulungi”? (“Omuyigiriza Omulungi,” “Teri mulungi, okuggyako Katonda” awannyonnyolerwa ebiri mu Mak 10:17, 18, nwtsty)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mak 9:1-13
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w04-E 5/15 lup. 30-31—Omutwe: Ebigambo bya Yesu ebiri mu Makko 10:25 birina makulu ki?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Katonda ky’Agasse Awamu . . .”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Okwagalana n’Okuwaŋŋana Ekitiibwa Biyamba ab’Omu Maka Okuba Obumu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 20
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 66 n’Okusaba