EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MAKKO 1-2
“Osonyiyiddwa Ebibi Byo”
Ekyamagero kino kituyigiriza ki?
Ekibi kye twasikira kye kituviirako okulwala
Yesu alina obuyinza okusonyiwa ebibi, era alina amaanyi agasobola okuwonya abalwadde
Bwe tuliba tufugibwa Obwakabaka bwa Katonda, Yesu ajja kuggirawo ddala obutali butuukirivu n’endwadde
Ebiri mu Makko 2:5-12 biyinza bitya okuŋŋumya nga ndi mulwadde?