LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Apuli lup. 3
  • Apuli 9-15

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 9-15
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Apuli lup. 3

Apuli 9-15

MATAYO 27-28

  • Oluyimba 69 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Mugende Mufuule Abantu Abayigirizwa​—Lwaki, Tubasange Wa, era Tukikole Tutya?”: (Ddak. 10)

    • Mat 28:18​—Yesu yaweebwa obuyinza (w04 7/1 lup. 19 ¶4)

    • Mat 28:19​—Yesu yatulagira okubuulira n’okuyigiriza abantu ab’omu mawanga gonna (“mufuule abantu . . . abayigirizwa,“ “abantu b’omu mawanga gonna“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 28:19, nwtsty)

    • Mat 28:20​—Tulina okuyamba abantu okumanya ebyo byonna Yesu bye yayigiriza n’okubikolerako (“nga mubayigiriza“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 28:20, nwtsty)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 27:51​—Olutimbe okuyulikamu wakati kyali kitegeeza ki? (“olutimbe,“ “yeekaalu“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 27:51, nwtsty)

    • Mat 28:7​—Malayika wa Yakuwa yawa atya ekitiibwa abakazi abaagenda ku ntaana ya Yesu? (“mutegeeze abayigirizwa be nti yazuukiziddwa“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 28:7, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 27:38-54

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) g17.2 lup. 14​—Omutwe: Ddala Yesu Yafiira ku Musaalaba?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 70

  • “Okubuulira n’Okuyigiriza Bikulu Nnyo mu Kufuula Abantu Abayigirizwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Mweyongere Okubuulira “Awatali Kuddirira”​—Embagirawo ne Nnyumba ku Nnyumba n’eyo erina omutwe, Mweyongere Okubuulira “Awatali Kuddirira”​—Mu Bifo Ebya Lukale n’Okufuula Abantu Abayigirizwa.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 16

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 73 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza