LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Febwali lup. 5
  • Yaliisa Bangi ng’Ayitira mu Batono

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yaliisa Bangi ng’Ayitira mu Batono
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Laba Ebirala
  • Yaliisa Bangi ng’Ayitira mu Batono
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • “Ddala Omuddu Omwesigwa era ow’Amagezi y’Ani?”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Aliisa Nkumi na Nkumi ng’Akozesa Emigaati n’Ebyennyanja Bitono
    Yesu—Ekkubo, Amazima, n’Obulamu
  • “Mujjukirenga Abo Ababakulembera”
    Tutegekeddwa Okukola Yakuwa by’Ayagala
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Febwali lup. 5
Abayigirizwa ba Yesu bagabira enkumi n’enkumi z’abantu emigaati

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MATAYO 14-15

Yaliisa Bangi ng’Ayitira mu Batono

Ng’embaga ey’Okuyitako ey’omwaka 32 E.E. enaatera okubaawo, Yesu yakola ekyamagero, era ng’ekyo kye kyamagero kyokka abawandiisi b’Enjiri bonna abana kye baawandiikako.

Yesu bwe yakola ekyamagero ekyo, yatandikawo enkola gy’akyagoberera n’okutuusa leero.

14:16-21

  • Yesu yalagira abatume be okuliisa enkumi n’ekumi z’abantu wadde nga baalina emigaati etaano gyokka n’ebyennyanja bibiri

  • Yesu yatoola emigaati n’eby’ennyanja n’asaba, oluvannyuma n’abiwa abatume, abatume ne babigabira abantu

  • Bonna baalya ne bakkuta era ne bifikkawo. Yesu yaliisa abantu nkumi na nkumi ng’ayitira mu batume be bokka

    Yesu awa abayigirizwa be emigaati; Magazini y’Omunaala gw’Omukuumi
  • Yesu yagamba nti mu nnaku ez’enkomerero, yanditaddewo omukutu mwe yandiyitidde okuwa abantu emmere ey’eby’omwoyo mu kiseera ekituufu.​—Mat 24:45

  • Mu 1919, Yesu yalonda “omuddu omwesigwa era ow’amagezi,” nga bano be b’oluganda abatonotono abaafukibwako amafuta, okulabirira “ab’omu nju,” nga bano be baliisibwa emmere ey’eby’omwoyo

  • Ng’akozesa ab’oluganda bano abaafukibwako amafuta, Yesu akyagoberera enkola gye yatandikawo mu kyasa ekyasooka

Nnyinza ntya okulaga nti mmanyi omukutu Yesu gw’akozesa okuwa abantu emmere ey’eby’omwoyo, era nti ngussaamu ekitiibwa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza